Psalms 91:10-12

10 atewali kabi kalikutuukako,
so tewali kibonoobono kirisemberera nnyumba yo.
11 bKubanga Mukama aliragira bamalayika be
bakukuume mu makubo go gonna.
12 cBalikuwanirira mu mikono gyabwe;
oleme okwekoona ekigere kyo ku jjinja.
Copyright information for LugEEEE